Psalms 63:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga ekisa kyo kirungi okusinga obulamu, emimwa gyange girikutendereza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe ntyo nnaakutenderezanga obulamu bwange bwonna; nnaayimusanga emikono gyange mu linnya lyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe ntyo bwe nnaakwebazanga nga nkyali mulamu; Nnaayimusanga emikono gyange ne nkoowoolanga erinnya lyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nnaakwebazanga obulamu bwange bwonna, nnaayimusanga emikono gyange nga nkusinza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe ntyo bwe nnaakwebazanga nga nkyali mulamu: Naayimusanga emikono gyange mu linnya lyo.