Psalms 63:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nga ndi ku kitanda kyange nkujjukira; neebuulirira ggwe ekiro kyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olw’okuba ng’oli mubeezi wange, nnyimba nga ndi mu kisiikirize ky’ebiwaawaatiro byo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga wabeeranga mubeezi wange, Era mu kisiikirize eky'ebiwaawaatiro byo mwe nnaasanyukiranga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga onnyamba bulijjo. Nsanyukira mu kisiikirize ky'ebiwaawaatiro byo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga wabeera mubeezi wange, Era mu kisiikirize eky'ebiwaawaatiro byo mwe nnaasanyukiranga.