Psalms 63:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omwoyo gwange gunyweredde ku ggwe, ddyo wo ampanirira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abo abannoonya okunzita balizikirizibwa, baliserengeta emagombe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye abo abanoonya emmeeme yange okugizikiriza, Baligenda wansi mu ttaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abagezaako okunzita baligenda emagombe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye abo abanoonya emmeeme yange okugizikiriza, Baligenda wansi w'ettaka.