Psalms 64:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Katonda, wulira eddoboozi lyange nga neemulugunya; taasa obulamu bwange entiisa y'omulabe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Onkweke mpone enkwe z’abakola ebibi, onzigye mu kibinja ky’aboonoonyi, abaleekaana
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Onkweke okuva mu nkwe ez'ekyama ez'ababi, okuva mu ntegeka ez'abakozi b'obubi; N'eri okuyoogaana kw'abo abakola ebitali bya butuukirivu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ggwe mponya entegeka ze bateeseza mu kyama, era mponya oluyoogaano lw'ababi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Onkweke eri abakozi b'obubi abateesa mu kyama; N'eri okuyoogaana kw'abo abakola ebitali bya butuukirivu: