Psalms 64:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ntaasa enkwe z'ababi, n'effujjo ly'abakola obubi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abawagala ennimi zaabwe ng’ebitala, ne balasa ebigambo byabwe ng’obusaale obutta.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abawagadde olulimi lwabwe ng'ekitala, Abalagiriza ebigambo eby'obukambwe ng'obusaale,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abawagala ennimi zaabwe ng'ebitala. Ebigambo eby'obukambwe babireega ng'obusaale,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abawagadde olulimi lwabwe ng'ekitala, Abateebye obusaale bwabwe bye bigambo eby'obukambwe: