Psalms 64:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ennimi zaabwe zennyini zijja kubazikiriza; bonna abalibalaba balibanyeenyeza mutwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olwo abantu bonna ne batya, ne bategeeza abalala omulimu gwa Katonda, ne bafumiitiriza ku ebyo by’akoze.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era abantu bonna banaatyanga; Ne batendereza omulimu gwa Katonda, Ne balowooza n'amagezi bye yakola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu bonna balitya ne balowooza ku ebyo Katonda by'akoze, ne boogera ku bikolwa bye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era abantu bonna banaatyanga; Ne batendera omulimu gwa Katonda, Ne balowooza n'amagezi bye yakola.