Psalms 65:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eri omuyimbisa. Zabbuli ya Dawudi. Luyimba
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Osaanira okutenderezebwanga, Ayi Katonda, ali mu Sayuuni; tunaatuukiririzanga obweyamo bwaffe gy’oli.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ettendo likulindirira Ayi Katonda, mu Sayuuni; Era gyoli banaawangayo obweyamo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Katonda, ogwanira ettendo mu Siyooni n'okuweebwa ebyakusuubizibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ettendo likulindirira, ai Katonda, mu Sayuuni: Era ggwe gwe banaatuukiririzanga obweyamo.