Psalms 65:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ettendo likugwanira mu Siyoni, ayi Katonda, n'obweyamo gy'oli bujja kutuukirizibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi ggwe awulira okusaba kw’abantu bo, abantu bonna banajjanga gy’oli olw’ebibi byabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi ggwe awulira okusaba! Bonna abalina omubiri balijja gy'oli,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi ggwe awulira okusaba, abantu bonna balijja gy'oli
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ai ggwe awulira okusaba, Bonna abalina omubiri balijja gy'oli.