Psalms 65:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi ggwe awulira essaala zaffe, gy'oli buli muntu gy'addukira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebibi byaffe bwe byatusukkirira, n’otutangiririra.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
okusinziira ku bibi byabwe. Okwonoona kwaffe bwe kunaatunyigiriza, Ggwe olikunaaliza ddala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
olw'ebibi byabwe. Ebibi byaffe ne bwe bituyitirirako, ggwe obitusonyiwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebitali bya butuukirivu binsinze: Okwonoona kwaffe olikunaaliza ddala.