Psalms 65:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ggwe eyabangawo ensozi n'amaanyi go, nga weekindikidde obuyinza,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ggwe, asirisa okusiikuuka kw’ennyanja, n’okkakkanya okwetabula kw’amayengo gaayo, era ggw’okkakkanya okwegugunga kw’amawanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Asirisa okuwuuma kw'ennyanja, Okuwuuma kw'amayengo gaayo, N'okuyoogaana kw'amawanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Osirisa okuwuuma kw'ennyanja, n'okw'amayengo gaayo. Osirisa okwegugunga kw'amawanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Asirisa okuwuuma kw'ennyanja, Okuwuuma kw'amayengo gaayo, N'okuyoogaana kw'amawanga.