Psalms 66:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eri omuyimbisa. Luyimba. Zabbuli. Ensi yonna, mukubire Katonda emizira n'essanyu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yimbira Mukama n’eddoboozi ery’omwanguka, ggwe ensi yonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Leeta eddoboozi ery'essanyu eri Katonda, ggwe ensi yonna;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ggwe ensi sanyuka otendereze Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Leeta eddoboozi ery'essanyu eri Katonda, ensi yonna: