Psalms 66:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nnaayingira mu nnyumba yo n'ebitambiro ebyokye, nzija kutuukiriza kye neetema gy'oli;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nnaayambukanga mu yeekaalu yo n’ebiweebwayo ebyokebwa, ntuukirize obweyamo bwange gy’oli,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnaayingira mu nnyumba yo n'ebiweebwayo ebyokebwa, Nnaakusasula obweyamo bwange,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nnaaleeta mu nnyumba yo ebiweebwayo ne byokebwa. Nnaakuwa bye nakusuubiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naayingira mu nnyumba yo n'ebiweebwayo ebyokebwa, Naakusasula obweyamo bwange,