Psalms 66:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ebyo emimwa gyange bye gyeyama, akamwa kange bye kaasuubiza nga ndi mu nnaku.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nga ndeeta ekyo emimwa gyange kye gyasuubiza; akamwa kange kye kaayogera bwe nnali mu kabi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emimwa gyange bwe gyayogera, N'akamwa kange bwe kaayatula, bwe nnalaba ennaku.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nnaakuwa bye neetema bwe nali mu buzibu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emimwa gyange bwe gyayogera, N'akamwa kange bwe kaayatula, bwe nnalaba ennaku.