Psalms 66:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nalaajana gy'ali n'akamwa kange; ettondo lyali ku lulimi lwange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Namukaabirira n’akamwa kange, ne mutendereza n’olulimi lwange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnamukoowoola n'akamwa kange, Era yatenderezebwa n'olulimi lwange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Namukoowoola annyambe, era nayimba okumutendereza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Namukoowoola n’akamwa kange, Era yatenderezebwa n'olulimi lwange.