Psalms 66:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Singa nali nsanyukidde obwonoonefu mu mutima gwange, Omukama teyandimpulirizza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Singa nnali nsirikidde ekibi mu mutima gwange, Mukama teyandimpulirizza;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe mba ndowooza obutali butuukirivu mu mutima gwange, Mukama taawulire!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Singa nalina ebirowoozo ebibi mu mutima, Mukama teyandimpulidde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe mba ndowooza obutali butuukirivu mu mutima gwange, Mukama taawulire: