Psalms 66:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Katonda awulirizza; ategerezza eddoboozi ly'essaala yange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ddala ddala Katonda yampuliriza era n’awulira eddoboozi lyange nga nsaba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye mazima Katonda awulidde; Alowoozezza eddoboozi ery'okusaba kwange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ddala Katonda ampulidde, alowoozezza ku bye mmusaba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye mazima Katonda awulidde; Alowoozezza eddoboozi ery'okusaba kwange.