Psalms 66:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mugambe Katonda nti: “By'okola nga bitiisa! Olw'obungi bw'obuyinza bwo abalabe bo babundaala w'oli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Gamba Katonda nti, “Ebikolwa byo nga bya ntiisa! Olw’amaanyi go amangi abalabe bo bakujeemulukukira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Gamba Katonda nti, “Emirimu gyo nga gya ntiisa! Olw'obuyinza bwo obungi abalabe bo balikujeemulukukira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Gamba Katonda nti: “By'okola nga byewuunyisa! Olw'obuyinza bwo obungi abalabe bo balikujeemulukukira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Gamba Katonda nti Emirimu gyo nga gya ntiisa! Olw'obuyinza bwo obungi abalabe bo balikujeemukira.