Psalms 66:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ensi yonna ekuvunnamira; bakuyimbira, bayimbira erinnya lyo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ab’omu nsi yonna bakuvuunamira, bakutendereza, bayimba nga bagulumiza erinnya lyo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ensi yonna ekusinza, Bakuyimbira amatendo go; Bayimba amatendo eri erinnya lyo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bonna ku nsi balikusinza, bakuyimbire nga bakutendereza.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ensi yonna erikusinza, Erikuyimbira ggwe; Baliyimbira erinnya lyo. (Seera)