Psalms 66:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Atukuumye nga tuli balamu, n'ataleka bigere byaffe kuseerera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyo y’atukuumye ne tuba balamu, n’ataganya bigere byaffe kuseerera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Akwatirira emmeeme yaffe obutafa, Era ataganya bigere byaffe okusagaasagana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Atukuuma nga tuli balamu, era tatuleka kugwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akwatirira emmeeme yaffe obutafa, Era ataganya bigere byaffe okusagaasagana.