Psalms 67:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda atusaasire, atuwe omukisa, atwakize amaaso ge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekkubo lyo limanyibwe mu nsi, n’obulokozi bwo mu mawanga gonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekkubo lyo limanyibwenga mu nsi, Obulamu bwo obulokola bumanyibwenga mu mawanga gonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ensi yonna eryoke emanye by'oyagala, amawanga gonna gamanye bw'olokola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekkubo lyo limanyibwenga mu nsi, Obulamu bwo obulokola bumanyibwenga mu mawanga gonna.