Psalms 67:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amawanga gajaganye era gayimbe n'essanyu, kubanga olamula abantu mu bwenkanya, n'amawanga mu nsi n'ogalambika.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu bakutenderezenga, Ayi Katonda, abantu bonna bakutenderezenga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abantu bakutenderezenga, Ayi Katonda; Abantu bonna bakutenderezenga!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu bakutenderezenga, ayi Katonda, abantu bonna bakutenderezenga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abantu bakutenderezenga, ai Katonda; Abantu bonna bakutenderezenga,