Psalms 68:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eri omuyimbisa. Lwa Dawudi. Zabbuli. Luyimba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda agolokoke, abalabe be basaasaane, n’abo abamukyawa bamudduke.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda agolokoke, abalabe be basaasaane; Era n'abo abamukyawa badduke mu maaso ge!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda k'asituke, abalabe be basaasaane.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda agolokoke, abalabe be basaasaane; Era n'abo abamukyawa badduke mu maaso ge.