Psalms 68:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eggye lyo lyagisengamu, ayi Katonda, waggya ku birungi byo n'olabirira omwavu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama yalangirira; ne babunyisa ekigambo kye; baali bangi ne boogera nti:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama yawa ekiragiro; Eggye eddene ery'abakazi ne batwala amawulire.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama yawa ekiragiro, bangi ne batwala amawulire nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama yawa ekigambo: Abakazi ababuulira ebigambo lye ggye eringi.