Psalms 68:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Newandibadde nga babeera mu bisibo bya ndiga, ebiwaawaatiro by'enjiibwa bisiigiddwa ffeeza, n'ebyoya byayo bisiigiddwa zaabu owa kiragala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayinzabyonna yasaasaanya bakabaka, ne baba ng’omuzira bwe gugwa ku Zalumoni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuyinza w'ebintu byonna bwe yasaasaanyiza omwo bakabaka, Kyali nga omuzira bwe gutonnya mu Zalumoni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda Omuyinzawaabyonna bwe yasaasaanya bakabaka ku Lusozi Salumooni, omuzira gwagwako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuyinza w'ebintu byonna bwe yasaasaanyiza omwo bakabaka, Kyali nga omuzira bwe gutonnya mu Zalumoni.