Psalms 68:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama agulumizibwe buli olukedde, oyo atuwanirira, Katonda obulokofu bwaffe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda waffe ye Katonda alokola; era tuddukira eri Mukama Katonda okuwona okufa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda ye Katonda atulokola; Era Yakuwa Mukama ye nannyini kuwonya mu kufa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda waffe ye Katonda alokola, era Katonda ye Mukama atuwonya okufa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda ye Katonda ow'okuwonyanga gye tuli; Era Yakuwa Mukama ye nannyini kuwonya mu kufa.