Psalms 68:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda waffe ye Katonda alokola; Omukama Katonda y'aggya mu kufa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ddala, Katonda alibetenta emitwe gy’abalabe be, kubanga ne mu bukadde bwabwe balemera mu bibi byabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Katonda alyasa emitwe gy'abalabe be, N'obwezinge obuliko enviiri obwa buli muntu anyiikira okuzza omusango.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ddala Katonda alyasa emitwe gy'abalabe be, egy'abanyiikira okuzza emisango.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Katonda alifumita omutwe gw'abalabe be, N'obwezinge obuliko enviiri obwa buli muntu anyiikira okuzza omusango.