Psalms 68:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mazima Katonda alibetenta emitwe gy'abalabe be, engule ey'enviiri ey'abo abatambulira mu nsobi zaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama agamba nti, “Ndibakomyawo nga mbaggya mu Basani, ndibazza nga mbaggya mu buziba bw’ennyanja,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama yayogera nti Ndibakomyawo okuva mu Basani, Ndibakomyawo okuva mu buziba bw'ennyanja,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama yagamba nti: “Ndikomyawo abalabe bo okuva e Basani, ndibakomyawo okuva mu buziba bw'ennyanja,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama yayogera nti Ndikomyawo okuva mu Basani, Ndibakomyawo okuva mu buziba bw'ennyanja: