Psalms 68:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama agamba nti: “Ndikukomyawo okuva e Basani; ndikukomyawo okuva ku ntobo y'ennyanja,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
mulyoke munaabe ebigere byammwe mu musaayi gw’abalabe bammwe, n’embwa zammwe zeefunire ebyokulya.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olyoke onnyike ekigere kyo mu musaayi, Olulimi lw'embwa zo lunagukombanga nga bwe zaagala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
olyoke olinnye mu musaayi gwabwe, n'embwa zo zigukombenga nga bwe zaagala.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olyoke onnyike ekigere kyo mu musaayi, Olulimi lw'embwa zo lubeerenga n'omugabo gwalwo eri abalabe bo.