Psalms 68:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Basoose okulaba ennyiriri z'amayingira go, ayi Katonda, amayingira mu kitukuvu aga Katonda wange, Kabaka wange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abayimbi nga bakulembedde, ab’ebivuga nga bavaako emabega ne wakati waabwe nga waliwo abawala abakuba ebitaasa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abayimbi bakulembedde, abakubi b'ennanga bagoberedde, Wakati mu bawala abakuba ebitaasa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayimbi be bakulembedde, ab'ebivuga ne baddirira. Wakati we wali abawala abagenda bakuba ensaasi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abayimbi bakulembedde, abakubi b'ennanga bagoberedde, Wakati mu bawala abakuba ebitaasa.