Psalms 68:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ng'omukka bwe gusaasaana, naawe bw'oba obasaasaanya; ng'envumbo bw'esaanuuka ku muliro, n'ababi bwe baba bazikirira mu maaso ga Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abatuukirivu basanyuke bajagulize mu maaso ga Katonda, nga bajjudde essanyu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye abatuukirivu basanyuke; bajagulize mu maaso ga Katonda; Weewaawo, bajaguze n'essanyu!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye abo abakola Katonda by'ayagala, basanyuke bajaganye mu maaso ge, bajaguze olw'essanyu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye abatuukirivu basanyuke; bajagulize mu maaso ga Katonda: Weewaawo, bajaguze n'essanyu.