Psalms 68:34 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
oyo atambulira ku ggulu erya ddi na ddi, abwatuka n'eddoboozi ery'ekitiibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mulangirire obuyinza bwa Katonda, ekitiibwa kye kibuutikidde Isirayiri; obuyinza bwe buli mu bire.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mumuwe Katonda ekitiibwa n'amaanyi, Obulungi bwe bufuga Isiraeri, N'amaanyi ge gali mu ggulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mumukkirize nti wa buyinza, ekitiibwa kye kifuga Yisirayeli n'obuyinza bwe buli mu ggulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mumuwe Katonda amaanyi: Obulungi bwe bufuga Isiraeri, N'amaanyi ge gali mu ggulu.