Psalms 68:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abalekeddwa ettayo Katonda abategekera ennyumba aw'okusula; abasibe abaggyayo nga bayimba; naye abajeemu basula mu nsi eyakalangulwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Katonda, bwe wakulembera abantu bo, n’obayisa mu ddungu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Katonda, bwe wakulembera abantu bo, Bwe watambula nabo mu ddungu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Katonda, bwe wakulembera abantu bo, bwe watambula mu ddungu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ai Katonda, bwe wakulembera abantu bo, Bwe watambula mu ddungu; (Seera)