Psalms 68:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ensi yayuuguuma n'eggulu ne litonnyesa enkuba, mu maaso ga Katonda w'oku Sinayi, mu maso ga Katonda wa Yisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Watonnyesa enkuba nnyingi ku nsi, Ayi Katonda; ensi y’obusika bwo n’ogizzaamu obugimu bwe bwali nga buggweerera;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ggwe, Ayi Katonda, watonnyesa enkuba nnyingi, N'onyweza obusika bwo, bwe bwali nga bukooye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Watonnyesa enkuba nnyingi, ayi Katonda, n'onnyikiza ensi yo eyali erakasidde,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ggwe, ai Katonda, watonnyesa enkuba nnyingi, N'onyweza obusika bwo, bwe bwali nga bukooye.