Psalms 69:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eri omuyimbisa. Lugenda nga 'Amalanga'. Ya Dawudi
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ondokole, Ayi Katonda, kubanga amazzi gandi mu bulago.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ndokola, Ayi Katonda! Kubanga amazzi gantuuse mu bulago.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mponya ayi Mukama: amazzi gankoma mu bulago!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ndokola, ai Katonda; Kubanga amazzi gayingidde ne gatuuka ku mmeeme yange.