Psalms 69:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti okutakabanira ennyumba yo kwandyamu omwoyo, n'ebivumo by'abakuvuma byagwa ku nze.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe nkaaba ne nsiiba, ekyo nakyo ne kinvumisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe nnakaaba amaziga, emmeeme yange n'esiiba enjala, Ekyo kye kyanvumya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nkaaba amaziga ne nsiiba enjala, ekyo ne kinvumya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe nnakaaba amaziga, emmeeme yange n'esiiba enjala, Ekyo kye kyanvumya.