Psalms 69:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe nkaaba n'okusiiba, ekyo ne kinvumisa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe nnyambala ebibukutu ne nfuuka eky’okuzanyisa kyabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe nnayambala ebibukutu, Ne mbafuukira eŋŋombo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe nayambala ekikutiya, ne mbafuukira eŋŋombo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe nnayambala ebibukutu, Ne mbafuukira eŋŋombo.