Psalms 69:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe nnyambala ekikutiya, ne nfuuka eky'okwogerako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo abatuula ku mulyango gw’ekibuga banduulira, era nfuuse luyimba lw’abatamiivu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abatuula mu mulyango banjogerako, Era ndi luyimba lwa batamiivu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Njogerwako abatuula ku mulyango n'abatamiivu bajeeja nze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abatuula mu mulyango banjogerako, Era ndi luyimba lwa batamiivu.