Psalms 69:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ewuwo gye nsaba, ayi Mukama, mu kadde ak'okugirira ekisa. Mpulira ng'ogerera ku bungi bw'okusaasira kwo, ayi Katonda; ng'ogerera ku bwesigwa bw'obulokozi bwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Onnyinyulule mu ttosi nneme okutubira; omponye abankyawa, onzigye mu mazzi amangi;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Onnyinyulule mu bitosi, nneme okutubira; Ndokoke eri abo abankyawa ne mu mazzi ag'eddubi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mponya okutubira mu ttosi, ontaase abalabe bange, onzigye mu mazzi ag'eddubi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Onnyinyulule mu bitosi, nneme okutubira: Ndokoke eri abo abankyawa ne mu mazzi ag'eddubi.