Psalms 69:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sembera gy'endi omponye; nnunula olw'abalabe bange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omanyi bwe nsekererwa, ne bwe nswazibwa ne bwe siteekebwamu kitiibwa, era n’abalabe bange bonna obamanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ggwe omanyi bwe nvumibwa, bwe nkwatibwa ensonyi, bwe nnyoomebwa; Abalabe bange bonna bali mu maaso go.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okimanyi bwe nvumibwa, bwe nswazibwa, ne nnyoomebwa. Abalabe bange bonna obalaba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ggwe omanyi bwe nvumibwa, bwe nkwatibwa ensonyi, bwe nnyoomebwa: Abalabe bange bonna bali mu maaso go.