Psalms 69:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olujjuliro lwabwe oluli mu maaso gaabwe lubafuukire ekitimba; n'embaga zaabwe ez'okussa ekimu zibafuukire omutego.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amaaso gaabwe gazibe baleme okulaba, n’emigongo gyabwe gyewetenga ennaku zonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amaaso gaabwe gabenga mu kizikiza, baleme okulaba; Okankanyenga ebiwato byabwe ennaku zonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amaaso gaabwe gasiikirizibwe baleme okulaba, okankanyenga emigongo gyabwe ennaku zonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amaaso gaabwe gabenga mu kizikiza, baleme okulaba; Okankanyenga ebiwato byabwe ennaku zonna.