Psalms 69:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bamalireko obuswandi bwo; obusungu bwo obwesera bubakwate.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebifo byabwe bifuuke bifulukwa, waleme kubaawo n’omu abeera mu weema zaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ennyumba yaabwe erekebwenga, So omuntu yenna alemenga okubeera mu weema zaabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
We basiisira wasigalenga matongo, walemenga kubaawo n'omu abeera mu weema zaabwe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ennyumba yaabwe erekebwenga, So omuntu yenna alemenga okubeera mu weema zaabwe.