Psalms 69:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekisulo kyabwe kifuuke matongo; weema zaabwe wabulewo azisulamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga bayigganya oyo gw’ofumise, ne boogera ku bulumi bw’oyo gw’olumizza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga baayigganya oyo gw'obonereza; Era boogera ku nnaku zaabo b'ofumise.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga bayigganya b'obonereza, era boogera ku b'ofumise.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga baayigganya oyo gw'okubye; Era boogera ku nnaku zaabo b'ofumise.