Psalms 69:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bavunaane musango ku musango, baleme kugabana butuukirivu bwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bawanduukululwe mu kitabo ky’obulamu; baleme kulabika ku lukalala lw’abatuukirivu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Basangulibwenga okuva mu kitabo ky'obulamu, So balemenga okuwandiikibwa awamu n'abatuukirivu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amannya gaabwe gasangulwe mu kitabo ky'abalamu, baggyibwe ku lukalala lw'abantu bo abeesigwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Basangulibwenga okuva mu kitabo ky'obulamu, So balemenga okuwandiikibwa awamu n'abatuukirivu.