Psalms 69:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye nze ndi munaku, nnumizibwa, kulokola kwo, ayi Katonda, kwe kubeera kuntaasa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nnaatenderezanga erinnya lya Katonda nga nnyimba; nnaamugulumizanga n’okwebaza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnaatenderezanga erinnya lya Katonda n'oluyimba, Naamugulumizanga n'okwebaza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nnaatenderezanga Katonda nga nnyimba, nnaamugulumizanga nga mmwebaza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naatenderezanga erinnya lya Katonda n'oluyimba, Naamugulumizanga n'okwebaza.