Psalms 69:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nditenda erinnya lya Katonda mu luyimba, ndimugulumiza mu ttendo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kino kinaasanyusanga Mukama okusinga okumuwa ente ennume, oba okumuwa seddume n’amayembe gaayo, n’ebigere byayo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ebyo binaasanyusanga Mukama okusinga ente, Ente erina amayembe n'ebinuulo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ebyo binaasanyusanga Mukama okusinga okumuwa ente ennume erina amayembe n'ebinuulo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ebyo binaasanyusanga Mukama okusinga ente, Ente erina amayembe n'ebinuulo.