Psalms 69:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mmwe abatalina bwe muli, musanyuke; munoonye Omukama, emitima gyammwe gibeere miramu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Mukama awulira abo abali mu kwetaaga, era ababe ne bwe baba mu busibe, tabanyooma.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Mukama awulira abaavu, So tanyooma basibe be.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama awulira abali mu bwetaavu, era teyeerabira bantu be abasibe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Mukama awulira abaavu, So tanyooma basibe be.