Psalms 69:35 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eggulu n'ensi bimutende, amayanja na buli kyonna ekyekuukuubiza muli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Katonda alirokola Sayuuni, n’ebibuga bya Yuda n’abizimba buggya, abantu ne babibeerangamu nga byabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Katonda alirokola Sayuuni, era alizimba ebibuga bya Yuda; Nabo balituula omwo, ne bagirya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga Katonda alirokola Siyooni, n'azimba buggya ebibuga bya Yuda. Abantu be balibeera omwo, ensi n'ebeera yaabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Katonda alirokola Sayuuni, era alizimba ebibuga bya Yuda; Nabo balituula omwo, ne bagirya