Psalms 69:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti olw'okubeera ggwe nagumira okuvumibwa; ensonyi zibisse amaaso gange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nfuuse nga omugwira eri baganda bange, munnaggwanga eri abaana ba mmange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nfuuse munnaggwanga eri baganda bange, Era n'eri abaana ba mmange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nfuuse munnaggwanga eri baganda bange, mugwira eri abaana ba mmange,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nfuuse munnaggwanga eri baganda bange, Era atali mumanyi eri abaana ba mmange.