Psalms 69:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nfuuse mugwira mu baganda bange; munnaggwanga eri abaana ba nnyabo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nzijudde obuggya olw’ennyumba yo, n’abo abakuvuma bavuma nze.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga obuggya obw'ennyumba yo bundidde; N'ebivume by'abo abakuvuma ggwe bizze ku nze.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga okwagala ennyumba yo kundidde, ne bye bavuma ggwe bizze ku nze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga obuggya obw'ennyumba yo bundidde; N'ebivume by'abo abakuvuma ggwe binguddeko.