Psalms 7:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Engabo yange ye Mukama Ali Waggulu Ddala, oyo alokola ab'omutima omuluŋŋamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda mulamuzi wa mazima; era alaga ekiruyi kye buli lunaku.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda ye musazi w'emisango omutuukirivu, era bulijjo asunguwalira ababi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda asala emisango mu bwenkanya, bulijjo asunguwalira ababi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda ye musazi w'emisango omutuukirivu, Era ye Katonda alina obusungu buli lunaku.